Omuyimbi Halimah Namakula akiise embuga nga yetegekera ekivvulu kye nga 26 July,2025 – ajaguza emyaka 50 mu nsiike y’okuyiimba – CBS FM

Date:

Omuyimbi  Halimah Namakula awerekeddwako abayimbi abenjawulo n’akiika embuga, okuwoza olutabaalo olw’emyaka  50 ng’ayiimba n’okusanyusa bannauganda.

Halinah Namakula ategese ekivvulu ku Serena Hotel mu Kampala, nga 26 July,2025 egenda okubeer entikko y’ebijaguzo bye eby’emyaka 50.

Katikkiro wa Buganda amusisinkanye n’abayimbi abalala bazze nabo, n’amwebaza olw’okussa ettofaali ku kisaawe ky’okuyimba n’emirimu emirala gy’akoze naddala okuyamba ku baana abawala.

“Halimah Namakula mukyala mulwanyi nnyo era bannabitone beetaga bamulabireko nabo bakuze ebitone byabwe nga beewa ekitiibwa n’okunyiikira okukola” Katikkiro Mayiga

 

Share post:

Popular

Also Read

Jowy Landa Opens Up About Abuse and Manipulation by Ex-Manager Francis

Singer Jowy Landa has opened up about her former...

Bebe Cool Denies Feud With Joshua Baraka, Apologizes Over Omulangira Ndausi Claims

Singer Bebe Cool has openly denounced Omulangira Ndausi’s statements...

Behind the Love Songs: Pallaso Says Mowzey Radio Was Uganda’s Biggest Gangster

Singer Pallaso has branded the late Mowzey Radio as...

Col. Edith Nakalema Alleges Stellah Nantumbwe Left Marriage with Husband’s Property

Senior Presidential Advisor and Head of the State House...