Omwoleso gwa CBS PEWOSA  e Masaka gwengedde – NARO ebangudde abakyala okwongera omutindo ku byebakola – CBS FM

Date:

Ekitongole kya Nsindika Njake ekiteekateeka omwoleso gw’ebyobulimi n’obulunzi nga bali wamu n’ekitongole kya NARO,batandise kawefube ow’okubangula ebibiina bya CBS Pewosa okwongera ku mutindo gw’ebintu byebakola nga tebanabitwala mu mwoleso.

Omwoleso gw’ebyobulimu n’obulunzi ogwa CBS Pewosa 2025 gugenda kubeera e Masaka nga 10 okutuuka nga 15 September.

Abamu ku bakyala ba cbs Pewosa abatwaliddwa e Kawanda mu bbanguliro ly’ebyokunoonyereza ku by’obulimi nebasomesebwa ku by’okwongera omutindo ku byebakola.

Dr Elizabeth Ahasa akulira ebyokunoonyereza ku by’emmere mu bbanguliro lino,  agambye nti entekateeka yabwe yakuyambako abantu abatandikawo emirimu emitonotono era yebaziza cbs olwentekateeka eno.

Bisakiddwa: Lukenge Sharif

Share post:

Popular

Also Read

Uproar as Parliament suspends rules to rubber stamp UGX 1.1 trillion spending spree – UG Standard

KAMPALA, Uganda — Parliament on Tuesday passed a 1.1...

Centenary Bank targets female entrepreneurs with UGX 36.1 billion facility

KAMPALA, Uganda — Centenary Bank has targeted women-led enterprises...

Spice Adopts Nakimuli Name, Impressed By Uganda Experience, Lauds Cindy Sanyu’s Fearless Style Eyes Collaboration

Jamaican dancehall singer, real name Grace Latoya Hamilton, has...

Joshua Baraka Reveals He Is Fully Independent and Focused on Building His Own Team

Singer Joshua Baraka has addressed the ongoing rumors regarding...