CBS etandise okusunsula abanaavuganya mu Ntanda ya Buganda 2025 – abakyala beyongeddeko obungi – CBS FM

Date:

Radio ya Ssaabasajja Kabaka CBS etandise okusuunsula abameganyi abagenda okuvuganya mu mpaka zÓlulimi Oluganda nÓbuwangwa ezÉntanda ya Buganda 2025

 

Entanda y’ababeera e Bulaaya y’egenda okusooka etandika nga 15 September,2025.

Abantu 130 bebakoze ebigezo byÓkusunsulamu abaneetaba mu Ntanda ya Buganda, nga abamegganyi 60 bokka bebagenda okuyitawo okuvuganya.

Abanaayitawo okuvuganya empaka z’akamalirizo  kwekugenda okuva omuzira mu Bazira qa 2025, anaalangirirwa mu Nkuuka ya CBS mu Lubiri e Mengo, nga 31 December, .l2025.

Omutesiteesi wÉntanda ya Buganda Lubega Ssebende agambye nti obujjumbize bwÁbamegganyi omwaka guno bweyongeddeko obungi.

 

Lubega Ssebende agambye nti nti Abakyala obutafaananako myaaka giyise bajjumbidde , ekintu ekiwa essuubi mu by’enkulaakulana.

Bisakiddwa: Kato Denis

Share post:

Popular

Also Read

Stellah Nantumbwe Moves Into Lavish Lubowa Mansion After Separation From Saidi Bukenya

Former Miss Uganda Stellah Nantumbwe has unveiled her mansion...

Mariam Ndagire Announces Music Comeback with Concert

Veteran singer and actress Mariam Ndagire has announced her...

Navio and The Mith Raise the Bar with GODLVL – Xclusive News

Ugandan hip-hop royalty Navio and The Mith have joined...