Omutendera ogwokubiri ogwa Program ya Bbingwa wa Mabbingwa eya 2025 abamanyi eby’emizannyo mwebabbinkanira nga baddamu ebibuuzo ku CBS Emmanduso 89.2, gutandika olwa leero nga 21 July,2025.
Ebeerawo okuva ku Monday okutuuka ku Friday, ku ssaawa nnya ez’ekiro.
