President Museveni alonze John Musiime okukulembera akakiiko akataawulula enkaayana mu NRM – CBS FM

Date:

President wa Uganda era ssentebe wa NRM Yoweri Kaguta Museveni, alonze munnamateeka John Musiime okukulembera akakiiko akawuliriza n’okutaawuluza entalo mu NRM.

Musiime wakukulemberamu akakiiko kano akaliko abantu 28 nga nabo bannamateeka, era nga kagenda kutaandikira kukutaawuluza enkaayana eziyinza okuva ku kamyuka ka NRM ak’omwaka 2025.

Akakiiko kano era kakutabulira wamu n’ekitongole kya NRM eky’ebyamateeka ekikulirwa munnamateeka  Enoch Barata.

Share post:

Popular

Also Read

Prima Kardarshi Explains Why She Lives Separately From Her Boyfriend and Why She Avoids Weddings

Socialite and beautician Prima Kardarshi has given her stance...

Da Agent Shares Emotional Story of Growing Up Poor in Bwaise, Surviving on Jackfruit Seeds

Lugaflow rapper Da Agent, real name Ivan Wabwire, has...

MamiDeb Considers Having Children Through Surrogacy and Adoption Following Cosmetic Surgery

Businesswoman and reality TV star, MamiDeb, real name Deborah...

How GROW Project business clinics will empower female entrepreneurs – Xclusive News

​KAMPALA, UGANDA:– In a significant move to bolster the...