Omuyimbi Weasle Manizo ali ku kitanda – mukyala we aggaliddwa mu kaduukulu ka police lwakutomera bba naamumenya okugulu – CBS FM

Date:

Police mu Kampala n’emiriraano ekutte era neggalira Sandra Tera, muganzi w’omuyimbi Douglas Mayanja amanyiddwa nga Weasle Manizo.

Kigambibwa nti abagalana bano babadde mu bbaala Shans Bar e Munyonyo ne bafuna obutakkaanya,   Sandra Tera mu bugenderevu kwekuvuga emmotoka No. UBH 148Y naatomera bba Douglas Mayanja naamumenya okugulu.

Amyuka omwogezi wa police mu Kampala n’e miriraano Luke Owesigire agambye nti batandise okunoonyereza okumanyira ddala kiki ekyatabudde abagalana bano okutuka omu okwagala nokumalawo obulamu bwa munne.

Weasle ali mu ddwaliro e Nsambya gyeyaddusiddwa  okufuna obujanjabi.#

Share post:

Popular

Also Read

Prima Kardarshi Explains Why She Lives Separately From Her Boyfriend and Why She Avoids Weddings

Socialite and beautician Prima Kardarshi has given her stance...

Da Agent Shares Emotional Story of Growing Up Poor in Bwaise, Surviving on Jackfruit Seeds

Lugaflow rapper Da Agent, real name Ivan Wabwire, has...

MamiDeb Considers Having Children Through Surrogacy and Adoption Following Cosmetic Surgery

Businesswoman and reality TV star, MamiDeb, real name Deborah...

How GROW Project business clinics will empower female entrepreneurs – Xclusive News

​KAMPALA, UGANDA:– In a significant move to bolster the...