Basena yaliko omuzannyi wa Villa mu myaka egye 90.
Yaliko omumyuka w’omutendesi Micho mu myaka egye 2000, ate nga yaliko omutendesi ow’okuntiko mu season ya 2018/2019.
Abaaliiko abazannyi ba Villa Jogo Ssalongo okuli Dan Mubiru alondedwa ku bwa ttiimu manager, Hakim Ssenkumba mutendesi wa ttiimu ento, Sam Kawalya mutendesi wa bakwasi ba goolo, ate Samuel Tusingwire yavunanyizibwa okwekeneenya enkola yabazannyi.
Villa Jogo Ssalongo yaleeta munnansi wa Serbia Kovacevic Zeljko nga omutendesi omuggya.