Minister Persis Namuganza awangudde omusango gw’ebyava mu kamyufu ka NRM mu Bukono County – okulonda kwakuddibwamu mu bitundu ebimu – CBS FM

Date:

Minister omubeezi ow’amayumba n’ebibuga  Persis Namuganza awangudde omusango gwe yawaaba mu akakiiko akuwulira emisango egy’ava mu kamyufu k’ekibiina kya NRM, era nekasazaamu obuwanguzi bwa Emmanuel Maganda.

Akakiiko  kakkiriziganyizza ne minister Namuganza nti okulonda mu Bukono county mu district ye Namutumba nti kwalimu emivuyo mingi, nekalagira okulonda kuddibwemu mu gombolola y’e Kibaale  ne Kibaale town council, mu bbanga lya nnaku 21 okuva ensala lweweereddwa nga 20 August,2025.#

Share post:

Popular

Also Read

Parliament Passes Bill to Professionalize Teaching Sector

KAMPALA, Uganda — Parliament passed the National Teachers Bill,...

Deputy Speaker Tayebwa Reassures Diplomats On Sovereignty Bill Consultations

KAMPALA, Uganda — Deputy Speaker of Parliament Thomas Tayebwa...

State House Unit Launches Global Webinar Series To Boost Diaspora Engagement

KAMPALA, Uganda — Remittance inflows from Uganda’s diaspora reached...