KCCA FC eyongezaayo endagaano ya Umar Lutalo ku myaka 2 – CBS FM

Date:

Umar Lutalo abadde yegatta ku club ya KCCA mu January w’omwaka guno 2025 ku ndagaano ya myezi 6.

Lutalo kati yegasse ku bazannyi abalala KCCA beyongezayo endagaano okuli ne captain Filbert Obenchan ne  Joao Gabriel.

KCCA era eguze abazannyi abalala okwongera okuggumiza ttiimu eno,  okuli Ivan Ahimbisibwe,  Lazaro Bwambale ne Herbert Ochai.

KCCA season ewedde tebyagitambulira bulungi,  nga mu liigi yamalira mu kifo kya 5, ate n’etuuka ne ku final ya Uganda Cup naye Vipers n’egitwalako ekikopo.

Bisakiddwa: Isah Kimbugwe

Share post:

Popular

Also Read

Vibe House debuts in Kampala – Xclusive News

Kampala’s ever-evolving social scene has a new heartbeat, and...

Feffe Bussi Hunts Next Rap Star as HipHop Ku Ntiko Concert Nears, Winners to Bag UGX 3M, 1.5M and 500K

Celebrated Hip-Hop rapper Feffe Bussi, real name Frank Mukiiza,...

Kiromo, Crown Beverages Launch “Mirinda Smiles” School Tour Across Uganda – Xclusive News

Kiromo Brand House has officially entered into a strategic...

Ziza Bafana Ambushed at Galaxy FM Warned Against Attacking Eddy Kenzo; Video

Dancehall singer Ziza Bafana, real name Richard Kasendwa, has...