Gen.Mugisha Muntu aweereddwa ya Kaadi ya ANT – avuganye ku bwa president bwa Uganda 2026 – 2031 – CBS FM

Date:

 

President wa Alliance for National Transformation ANT, Maj.Gen. Mugisha Muntu azzizaayo empapula  ezisaba okuweebwa kaadi avuganye ku bwa president bwa Uganda mu kalulu akajja 2026.

Empapula azitutte ku kitebe kya ANT e Bukoto mu Kampala era naweebwa kaadi emukakasa.

Mugisha muntu agambye nti ANT erina entegeragama gyeyatuukako ne PFF, era nga kati bakyayogeraganya ne NUP balabe oba nga basobola okusimbawo omuntu omu era gwebanaawagira ku bwa president.

 

Mu ngeri yeemu  ssentebe w’akakiiko ke byokulonda mu ANT Bakaki Mugarura ategeezezza nti ku mulundi guno abantu bangi baggyeyo n’okuzaayo empapula mu kibiina, okwesimbawo ku bifo ebyenjawulo,  akabonero akalaga nti ekibiina kiguundidde.#

Share post:

Popular

Also Read

SAD-Body of Unidentified Woman Found Tied in Sack in River Ntungwa, Kanungu District – Xclusive UG.

Kanung-Police in Kanungu District have launched a full-scale investigation...

1905 – 2025 – CBS FM

Omulabirizi we Namirembe kitaffe mukatonda Rt Rev Moses Banja...

Ssekandi Isaac asitukidde mu Bbingwa Toto owa 2025 – abadde aweerezebwa ku CBS Emmanduso

Ssekandi Isaac ye muwanguzi  Bbingwa toto w’ebyemizannyo owa 2025. Aweereddwa...

Uganda’s Business Forum Highlights AI, ESG for Future Growth – UG Standard

KAMPALA, Uganda – The 6th Business Trendsetters Forum and...
Verified by MonsterInsights