Emmotoka ya Minister   Balaam Barugahare Ateenyi  esaabadde omugoba wa bodaboda e Kagadi naafiirawo – CBS FM

Date:

Emmotoka ya Minister omubeezi ow’abavubuka n’abaana  Balaam Barugahara Ateenyi  esaabadde omugoba wa bodaboda e Kagadi naafiirawo, mu gombolola ye Kyomukama mu district ye Kagadi.

 Mu mmotoka minister ababaddemu n’abantu abalala  babadde boolekera ekibuga Fort Portal mu Bukama bwa Tooro okwetaba mu Ttabamiruka w’abavubuka.

Okusinziira ku minister Balaam, omugoba wa bodaboda ayingidde oluguudo omulundi gumu ng’ava ku luuyi olulala, era nga kibadde kizibu omugoba wa mmotoka mwebabadde okumutaasa.

Share post:

Popular

Also Read

Gen. Muhoozi Backs Tumukunde’s 2026 MP Bid, Orders NRM Support in Rukungiri

The Chief of Defence Forces (CDF), General Muhoozi Kainerugaba,...

Over 200 Attend Women-Focused Empowerment Event in Mbarara – Xclusive UG.

In a significant move to champion female employment and...

MamiDeb loses her iPhone 16 Pro Max to Thugs

Businesswoman and reality TV star MamiDeb was left disappointed...

DP’s Maria Nassali urges gov’t to expand access to clean water

Maria Nassali Masereka, a Democratic Party aspirant for Wakiso...
Verified by MonsterInsights