Abateeberezebwa okuba ababbi 3 battiddwa e Mukono – CBS FM

Date:

Abatuuze ku kyalo Sseeta Namanoga mu gombolola ye Namuganga Mukono baziinduukirizza abantu basatu ababadde bateeberezebwa okuba ababbi babasse, nga bino bibaddewo mu kiro ekikeesezza olwa leero mga 29 August,2025.

Abasatu bano nga tebannaba kwatuukirizibwa mannya, kigambibwa nti babadde bagenze kubba maduuka ku byalo ebyenjawulo, nga babadde batambulira mu Taxi namba UBD 326 X.

Omu ku batuuze ababaddewo nga bino bigwaawo ataagadde kwatuukirizibwa mannya, ategeezezza CBS nti abattiddwa basoose kulondoolwa mu matumbi gÓbudde ku ssaawa nga Munaana ogwekiro, kyokka oluzudde nti babaguddemu nebagezaako okudduka kwekubataayiza nebabakwata.

Omu ku bantu abasimattuse okuttibwa nga naye tannamanyika manya,  yagenda okuyambako police mu kunoonyereza ku nsonga eno.

 

Bisakiddwa: Kato Denis

Share post:

Popular

Also Read

Spice Diana Confiscates Event Equipment Over Unpaid Performance Balance

Singer Spice Diana, real name Namukwaya Hajara Diana, last...

The Alchemist’s Gavel: Industrialisation, value addition, and Uganda’s economic awakening

By Asiimwe Jonard “The person who eats the grain before...

Vibe House debuts in Kampala – Xclusive News

Kampala’s ever-evolving social scene has a new heartbeat, and...

Feffe Bussi Hunts Next Rap Star as HipHop Ku Ntiko Concert Nears, Winners to Bag UGX 3M, 1.5M and 500K

Celebrated Hip-Hop rapper Feffe Bussi, real name Frank Mukiiza,...