Abantu 2 bafiiridde mu kabenje akagudde e Lyantonde – kigambibwa batomeddwa emmotoka ya district – CBS FM

Date:

Abantu babiri  bafiiridde mu Kabenje akagudde mu kabuga ke Buyaga ku  Luguudo oludda e Lwakajula mu district ye Lyantonde.

Abafudde kuliko Barigye Alex ne YudaTadeo Gumisiriza bombi batuuze bo ku kyalo Kiyinda mu Ggombolola ye Kaliiro mu district ye Lyantonde.

 Babadde batambulira ku Pikipiki ye Kika Kya Boxer number UAM 580Y, emmotoka ya district ye Lyantonde ey’amazzi nebatomera.

Munnabwe Lauben Kamwesigwa, abadde avuga Pikipiki eno atwaliddwa mu ddwaliiro ng’ali mu mbeera mbi.

Omwogezi wa Police mu bitundu bye Masaka Affadde Twaha Kasirye, agambye nti emirambo  gyitwaliddwa mu ggwaniika lye ddwaliiro ekkulu erye Lyantonde, era nga ne police bweyongera okunoonyereza ekivuddeko akabenje.

Bisakiddwa: Kanwagi Baziwaane

Share post:

Popular

Also Read

Prima Kardarshi Explains Why She Lives Separately From Her Boyfriend and Why She Avoids Weddings

Socialite and beautician Prima Kardarshi has given her stance...

Da Agent Shares Emotional Story of Growing Up Poor in Bwaise, Surviving on Jackfruit Seeds

Lugaflow rapper Da Agent, real name Ivan Wabwire, has...

MamiDeb Considers Having Children Through Surrogacy and Adoption Following Cosmetic Surgery

Businesswoman and reality TV star, MamiDeb, real name Deborah...

How GROW Project business clinics will empower female entrepreneurs – Xclusive News

​KAMPALA, UGANDA:– In a significant move to bolster the...