Abakungubazi basse omusirikale wa police olw’omuntu wabwe eyafiiridde mu kkomera e Ibanda

Date:

Police yakakwata abantu 29 abateeberezebwa  okukkakana ku musirikale wa police PC Chemonges Sulaiman nebamukuba nebamutta mu district ye Ibanda.

Chemonges ng’abadde akolera ku police ye Bisheshe mu district ye  Ibanda yabadde asindikiddwa okukuuma abakungubazi mu kuziika mu kitundu ekyo.

Omwogezi wa police Rusoke Kituuma agambye nti byebaakazuula biraga nti abatuuze baamulumbye ku saawa nga munaana ogw’ekiro ne bamukuba okutuusa lwebaamusse.

Baamuteeberezza nti yoomu ku baakwata munabwe Kahangire Nyabuhikye eyafiiride mu kkomera lya government e Ibanda wiiki ewedde.

Share post:

Popular

Also Read

1905 – 2025 – CBS FM

Omulabirizi we Namirembe kitaffe mukatonda Rt Rev Moses Banja...

Ssekandi Isaac asitukidde mu Bbingwa Toto owa 2025 – abadde aweerezebwa ku CBS Emmanduso

Ssekandi Isaac ye muwanguzi  Bbingwa toto w’ebyemizannyo owa 2025. Aweereddwa...

Uganda’s Business Forum Highlights AI, ESG for Future Growth – UG Standard

KAMPALA, Uganda – The 6th Business Trendsetters Forum and...

Simon Bunks and Wife Sharon Plan to Adopt after viral wedding

Ugandan upcoming musician Simon Banks has defended his decision...
Verified by MonsterInsights