Mwana muwala Carol Natongo avuddeyo nayasanguza nga ye bwatasikirizibwa yadde okulaba ekyenjawulo enyo mu muyimbi munne Edirisa Musuuza amanyikiddwa nga Eddy Kenzo.
Mumboozi eyakafubo ne munamawuliire omu, Nantongo yamutegezeza nga ye bwatalaba nsonga eyinza kumwagaza kwegwanyiza Kenzo wwadde okubera naye mukikolwa ekyomukwano.
“We all have different tastes and preferences. I actually can’t be attracted to him romantically; we’re just friends. I don’t see what makes people assume you’re romantically involved with every female friend you have,” Nantongo bwatyo bweyategezeza.
Okwogera bino kyaddiridde ebigambo ebirudde nga bibungesebwa nga Kenzo ne Nantongo bwebakukuta era bwebali mumukwano.